1 John 2:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino kye kisuubizo kye yatusuubiza: obulamu obutaggwaawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Na kuno kwe kusuubiza kwe yatusuubiza: obulamu obutaggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Na kuno kwe kusuubiza kwe yatusuubiza, obulamu obutaggwaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era Kristo yennyini kye yatusuubiza, bwe bulamu obutaggwaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Na kuno kwe kusuubiza kwe yatusuubiza, obulamu obutaggwaawo.