1 John 2:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kati, bwana, musigale mu ye, olwo bw'alirabika tulyoke tubeere bagumu, ate tuleme kuswala tuve w'ali mu maaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano, abaana abaagalwa, munywerere mu Kristo, bw’alirabika tulyoke tube bagumu abatalikwatibwa nsonyi ku lunaku lw’aliddirako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne kaakano, abaana abato, mubeerenga mu ye; bw'alirabisibwa tulyoke tubeere n'obugumu, era ensonyi zireme okutukwatira mu maaso ge mu kujja kwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kaakano baana bange, mubeerenga mu ye. Bw'alirabika, tulyoke tube bagumu, tuleme kukwatibwa nsonyi mu maaso ge lw'alijja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne kaakano, abaana abato, mubeerenga mu ye; bw'alirabisibwa tulyoke tubeere n'obugumu, era ensonyi zireme okutukwatira mu maaso ge mu kujja kwe.