1 John 2:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba mumanyi nga mutuukirivu, mutegeere nti buli akola ekituufu aba y'amuzadde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nga bwe mumanyi nti Mukama mutuukirivu, kirungi mutegeere nti oyo akola eby’obutuukirivu ye mwana we.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba nga mumanyi nga mutuukirivu, era mutegeera nga buli muntu yenna akola obutuukirivu yazaalibwa ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba nga mumanyi nga mutuukirivu, mumanye nga buli akola eby'obutuukirivu ye mwana we.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga mumanyi nga mutuukirivu, era mutegeera nga buli muntu yenna akola obutuukirivu yazaalibwa ye.