1 John 2:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kuno kwe tutegeerera nti tumumanyi, bwe tukwata ebiragiro bye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe tugondera ebiragiro bye, kye kikakasa nti tumutegeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ku kino kwe tutegeerera nga tumutegedde, bwe tukwata ebiragiro bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe tukwata ebiragiro bya Katonda, kwe tutegeerera nga tumumanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ku kino kwe tutegeerera nga tumutegedde, bwe tukwata ebiragiro bye.