1 John 2:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyo agamba nti: “Mmumanyi,” naye nga takwata biragiro bye, mulimba, n'amazima tegamuliimu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka oyo agamba nti amutegeera n’atakuuma biragiro bye, aba mulimba, era si wa mazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayogera nti, “Mmutegedde,” n'atakwata biragiro bye, ye mulimba, n'amazima tegali mu oyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyo agamba nti: “Mmumanyi”, ate n'ajeemera ebiragiro bye, aba mulimba, era taliimu mazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayogera nti Mmutegedde, n'atakwata biragiro bye, ye mulimba, n'amazima tegali mu oyo;