1 John 2:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oli agamba nti ali mu ye, ateekwa okuyisa nga ye bwe yayisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo agamba nti ali mu ye, asaana okutambula nga Mukama waffe yennyini bwe yatambula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ayogera ng'abeera mu ye kimugwanira naye yennyini okutambulanga era nga ye bwe yatambula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli agamba nti ali mu Katonda, ateekwa okuyisanga nga Kristo bwe yayisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ayogera ng'abeera mu ye kimugwanira naye yennyini okutambulanga era nga ye bwe yatambula.