1 John 2:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaagalwa, sibawandiikira kiragiro kiggya, wabula ekiragiro ekikadde kye mwalina okuva mu masooka; ekiragiro ekikadde kye kigambo kye mwawulira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaagalwa, sibawandiikira kiragiro kiggya, naye mbawandiikira ekiragiro ekyabaawo edda, kye kyo kye mwawuliranga okuva ku lubereberye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaagalwa, sibawandiikira kiragiro kiggya, wabula ekiragiro eky'edda, kye mwalina okuva ku lubereberye; ekiragiro ekyo eky'edda kye kigambo kye mwawulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaagalwa, sibawandiikira kiragiro kiggya, wabula kye kiragiro eky'edda, kye mwafuna okuviira ddala olubereberye. Ekiragiro eky'edda ekyo, kye kigambo kye mwawulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaagalwa, sibawandiikira kiragiro kiggya, wabula ekiragiro eky'edda, kye mwalina okuva ku lubereberye; ekiragiro ekyo eky'edda kye kigambo kye mwawulira.