1 John 2:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oli agamba nti ali mu kitangaala naye ng'akyawa muganda we, akyali mu kizikiza n'okutuusa kati.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu agamba nti atambulira mu musana, kyokka ate n’akyawa owooluganda, aba akyali mu kizikiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayogera ng'ali mu musana n'akyawa muganda we, ng'akyali mu kizikiza ne kaakano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyo agamba nti ali mu kitangaala, ate n'akyawa muntu munne, akyali mu kizikiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayogera ng'ali mu musana n'akyawa muganda we, ng'akyali mu kizikiza ne kaakano.