1 John 3:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku kino omuntu kwategeerera abaana ba Katonda n'abaana ba Sitaani: buli atakola kituufu taba wa Katonda, era kye kimu n'oyo atayagala muganda we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku kino abaana ba Katonda n’aba Setaani kwe bategeererwa. Buli akola ebitali bya butuukirivu si wa Katonda, era na buli atayagala muganda we si wa Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku kino abaana ba Katonda n'abaana ba Setaani kwe balabikira; buli muntu yenna atakola butuukirivu si wa Katonda, newakubadde atayagala muganda we.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku kino abaana ba Katonda n'abaana ba Sitaani kwe balabikira: buli muntu atakola bya butuukirivu, wadde atayagala muntu munne, si wa Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku kino abaana ba Katonda n'abaana ba Setaani kwe balabikira: buli muntu yenna atakola butuukirivu si wa Katonda, newakubadde atayagala muganda we.