1 John 3:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buno bwe bubaka bwe mwawulira okuva mu masooka, nti tuteekeddwa okwagalana;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga buno bwe bubaka bwe twawulira okuva ku lubereberye nti twagalanenga,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga kino kye kigambo kye mwawulira okuva ku lubereberye ffe okwagalananga,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kino kye kigambo kye mwawulira okuva olubereberye, nti tuteekwa okwagalananga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga kino kye kigambo kye mwawulira okuva ku lubereberye ffe okwagalananga