1 John 3:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tumanyi nti tuvudde mu kufa ne tudda mu bulamu, kubanga twagala abooluganda. Oyo atayagala asigala mu kufa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ffe tumanyi nga twava mu kufa, ne tuyingira mu bulamu, kubanga twagala abooluganda, naye buli muntu atalina kwagala akyali mu kufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ffe tumanyi nga twava mu kufa ne tuyingira mu bulamu, kubanga twagala ab'oluganda. Atayagala abeera mu kufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ffe tumanyi nga twava mu kufa, ne tuyingira mu bulamu, kubanga twagala bantu bannaffe. Atalina kwagala aba akyali mu kufa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ffe tumanyi nga twava mu kufa ne tuyingira mu bulamu, kubanga twagala ab'oluganda. Atayagala abeera mu kufa.