1 John 3:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli akyawa muganda we mutemu, ate mumanyi nti mpaawo mutemu alimu bulamu butaggwaawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli akyawa muntu munne, oyo aba mussi, era mukimanyi nti tewali mussi alina obulamu obutaggwaawo mu ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli muntu yenna akyawa muganda we ye mussi; era mumanyi nga tewali mussi alina obulamu obutaggwaawo nga bubeera mu ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli muntu akyawa muntu munne, mutemu. Ate mumanyi nga tewali mutemu alina bulamu obutaggwaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli muntu yenna akyawa muganda we ye mussi; era mumanyi nga tewali mussi alina obulamu obutaggwaawo nga bubeera mu ye.