1 John 3:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okwagala kuno kwe tukumanyira, nti yawaayo obulamu bwe okubeera ffe, era naffe tusaanye tuweeyo obulamu bwaffe olwa baganda baffe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kino mwe tutegeerera okwagala, kubanga yawaayo obulamu bwe ku lwaffe, era naffe kyetuva tuteekwa okuwaayo obulamu bwaffe olw’abooluganda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku kino kwe tutegeerera okwagala, kubanga oyo yawaayo obulamu bwe ku lwaffe; naffe kitugwanira okuwangayo obulamu bwaffe ku lw'ab'oluganda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku kino kwe tumanyira okwagala: Kristo yawaayo obulamu bwe ku lwaffe. Naffe tuteekwa okuwaayo obulamu bwaffe ku lw'abantu bannaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku kino kwe tutegeerera okwagala, kubanga oyo yawaayo obulamu bwe ku lwaffe: naffe kitugwanira okuwangayo obulamu bwaffe ku lw'ab'oluganda.