1 John 3:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwana, okwagala kwaffe kuleme kubeera mu bigambo bugambo na mboozi, wabula kubeere mu bikolwa ne mu mazima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana abaagalwa, tetusaana kwagala mu bigambo kyokka, wabula twagalanenga ne mu bikolwa ne mu bulamu obulabika eri abantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana abato, tuleme okwagalanga mu kigambo ne mu lulimi, wabula mu kikolwa ne mu mazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baana bange, tuleme okwagalanga mu bigambo ne mu lulimi mwokka, naye tubenga n'okwagala kwennyini okulabikira mu bikolwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana abato, tuleme okwagalanga mu kigambo ne mu lulimi, wabula mu kikolwa ne mu mazima.