1 John 3:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kuno kwe tumanyira nti tuli ba mazima, ne tuba bagumu mu maaso ge,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu ekyo mwe tutegeerera nga tuli ba mazima, era ne tukkakkanya omutima gwaffe mu maaso ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku kino kwe tunaategeereranga nga tuli ba mazima ne tukkakkanya omutima gwaffe mu maaso ge,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku kino kwe tunaamanyiranga nti tuli ba mazima, n'emitima gyaffe ne gitutereera mu maaso ga Katonda,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku kino kwe tunaategeereranga nga tuli ba mazima ne tukkakkanya omutima gwaffe mu maaso ge,