1 John 3:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaagalwa, tuli baana ba Katonda kati, naye ekyo kye tuliba tekinnayolekebwa; naye tumanyi nti bw'alyolekebwa, tulimufaanana, kubanga tulimulaba nga ye bw'ali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaagalwa, kaakano tuli baana ba Katonda, naye tetumanyi bwe tuliba. Kyokka tumanyi nti bw’alirabika tulifaanana nga ye, kubanga tulimulabira ddala nga bw’ali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaagalwa, kaakano tuli baana ba Katonda, so tekinnalabisibwa kye tuliba. Tumanyi nti bw'alirabisibwa tulifaanana nga ye; kubanga tulimulaba nga bw'ali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaagalwa, kaakano tuli baana ba Katonda. Kye tuliba tekinnamanyika, kyokka tumanyi nti bw'alirabika, tulifaanana nga ye, kubanga tulimulabira ddala nga bw'ali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaagalwa, kaakano tuli baana ba Katonda, so tekinnalabisibwa kye tuliba. Tumanyi nti bw'alirabisibwa tulifaanana nga ye; kubanga tulimulaba nga bw'ali.