1 John 3:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
emmeeme yaffe buli lw'etulumiriza; kubanga Katonda mukulu okusinga emitima gyaffe, ye amanyi buli kintu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa omutima gwaffe tegutusalira musango, Katonda ye asinga omutima gwaffe era ye ategeera ebintu byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mu buli kigambo omutima gwaffe kye gutusalira okutusinga; kubanga Katonda asinga obukulu omutima gwaffe, era ategeera byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga emitima gyaffe ne bwe gitulumiriza, tuba tumanyi nti Katonda mukulu okusinga emitima gyaffe, era amanyi byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mu buli kigambo omutima gwaffe kye gutusalira okutusinga; kubanga Katonda asinga obukulu omutima gwaffe, era ategeera byonna.