1 John 3:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekiragiro kye kye kino, nti tukkirize erinnya ly'Omwana we Yezu Kristu, ate naffe twagalane nga bwe yatulagira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era kino ky’atulagira nti, tukkiririze mu linnya ly’Omwana we Yesu Kristo, era twagalanenga nga ye bwe yatulagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Na kino kye kiragiro kye, tukkirize erinnya ly'Omwana we Yesu Kristo, era twagalanenga, nga bwe yatuwa ekiragiro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era kino kye kiragiro kye nti tukkirize Omwana we Yesu Kristo, era twagalanenga nga Kristo bwe yatulagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Na kino kye kiragiro kye, tukkirize erinnya ly'Omwana we Yesu Kristo, era twagalanenga, nga bwe yatuwa ekiragiro.