1 John 3:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli akola ekibi aba akoze bujeemu, kubanga ekibi bujeemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli muntu akola ebibi aba mujeemu, era ekibi bwe bujeemu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli muntu yenna akola ekibi, akola n'obujeemu; era ekibi bwe bujeemu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli akola ekibi, aba mujeemu, kubanga ekibi bwe bujeemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli muntu yenna akola ekibi, akola n'obujeemu; era ekibi bwe bujeemu.