1 John 3:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mumanyi nti yalabika lwa kuggyawo bibi, era nti mu ye temuli kibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mmwe mumanyi nti ye, yalabisibwa alyoke aggyewo ebibi. Era mu ye, temuliimu kibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mumanyi ng'oyo yalabisibwa era aggyewo ebibi; ne mu ye temuli kibi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mumanyi nga Kristo yalabika, alyoke aggyewo ebibi, era nga mu ye temuli kibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mumanyi ng'oyo yalabisibwa era aggyewo ebibi; ne mu ye temuli kibi.