1 John 3:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akola ekibi aba wa Sitaani; kubanga Sitaani mwonoonyi okuva mu masooka. Omwana wa Katonda yalabika lwa kuzikiriza bikolwa bya Sitaani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye buli akola ekibi wa Setaani, kubanga okuva olubereberye Setaani akola bibi. Omwana wa Katonda kyeyava ajja mu nsi azikirize ebikolwa bya Setaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
akola ekibi wa Setaani; kubanga okuva ku lubereberye Setaani akola ebibi. Omwana wa Katonda kyeyava alabisibwa amalewo ebikolwa bya Setaani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akola ekibi, oyo wa Sitaani, kubanga okuviira ddala olubereberye Sitaani mwonoonyi. Omwana wa Katonda kyeyava alabika azikirize ebikolwa bya Sitaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
akola ekibi wa Setaani; kubanga okuva ku lubereberye Setaani akola ebibi. Omwana wa Katonda kyeyava alabisibwa amalewo ebikolwa bya Setaani.