1 John 4:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku kino kwe tumanyira nti tuli mu ye naye ali mu ffe: kubanga yatugabira ku Mwoyo we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu ekyo mwe tutegeerera nti Katonda ali mu ffe era naffe tuli mu Ye, olwa Mwoyo gw’atuwadde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku kino kwe tutegeerera nga tubeera mu ye, naye mu ffe, kubanga yatuwa ku Mwoyo gwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tumanyi nga tuli mu Katonda, era nga naye ali mu ffe, kubanga yatuwa ku Mwoyo we.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ku kino kwe tutegeerera nga tubeera mu ye, naye mu ffe, kubanga yatuwa ku Mwoyo gwe.