1 John 4:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Twalaba era tuli bajulirwa nti Taata yatuma Omwana we ng'Omulokozi w'ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ffe twamulaba n’amaaso gaffe, kyetuva tutegeeza nti Kitaffe yatuma Omwana we okuba Omulokozi w’ensi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naffe twalaba era tutegeeza nga Kitaffe yatuma Omwana we okuba Omulokozi w'ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ffe twalaba era tutegeeza abalala nti Kitaffe yatuwa Omwana we okuba Omulokozi w'ensi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naffe twalaba era tutegeeza nga Kitaffe yatuma Omwana we okuba Omulokozi w'ensi.