1 John 4:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli ayatula nti Yezu Mwana wa Katonda, Katonda abeera mu ye naye n'abeera mu Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale buli ayatula nti Yesu Mwana wa Katonda, nga Katonda ali mu ye era nga naye ali mu Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli ayatula nga Yesu ye Mwana wa Katonda, Katonda abeera mu ye, naye mu Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli ayatula nti Yesu ye Mwana wa Katonda, Katonda abeera mu ye, naye abeera mu Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli ayatula nga Yesu ye Mwana wa Katonda, Katonda abeera mu ye, naye mu Katonda.