1 John 4:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kino okwagala mwe kutuukirira mu ffe, nti ku lunaku olw'okulamulibwa tuliba bagumu; anti ye nga bw'ali, naffe bwe tuli mu nsi muno.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe twagala bannaffe nga Kristo bwe yakola ng’ali mu nsi muno, tetulibaako kye tweraliikirira ku lunaku olw’okusalirako omusango.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu ekyo okwagala mwe kutuukiririzibwa gyetuli, tubeere n'obugumu ku lunaku olw'omusango; kuba ye nga bw'ali, naffe bwe tuli mu nsi muno.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kino okwagala kuba kutuukiridde mu ffe, tulyoke tube bagumu ku lunaku olw'okusalirwako omusango, kubanga ye nga bw'ali, naffe bwe tuli mu nsi muno.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu ekyo okwagala mwe kutuukirizibwa gye tuli, tubeere n'obugumu ku lunaku olw'omusango; kuba ye nga bw'ali, naffe bwe tuli mu nsi muno.