1 John 4:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kwagala temuli kutya, wabula okwagala okutuufu kugobawo okutya, kubanga okutya kulimu ekibonerezo, naye oyo atya aba tatuukiridde mu kwagala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kwagala temuliimu kutya, kubanga okwagala okutuukiridde kumalawo okutya; kubanga okutya kulimu okubonerezebwa, na buli atya, aba tannatuukirira mu kwagala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temuli kutya mu kwagala, naye okwagala okutuukirivu kugobera ebweru okutya, kubanga okutya kulimu okubonerezebwa; n'oyo atya tannatuukirizibwa mu kwagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kwagala temuli kutya, kubanga okwagala okutuukiridde kumalawo okutya. Okutya kweraliikirira ekibonerezo, era oyo atya aba tannatuukirira mu kwagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temuli kutya mu kwagala, naye okwagala okutuukirivu kugobera ebweru okutya, kubanga okutya kulimu okubonerezebwa; n'oyo atya tannatuukirizibwa mu kwagala.