1 John 4:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bo ba nsi, awo nno boogera bya mu nsi, n'ensi kyeva ebawuliriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bo ba nsi era boogera bya nsi, era abantu b’ensi kyebava babawuliriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo ba nsi, kyebaava boogera eby'ensi, n'ensi n'ebawulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bo ba nsi, kyebava boogera eby'ensi, ensi n'ebawuliriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo ba nsi: kyebava boogera eby'ensi, ensi n'ebawulira.