1 John 5:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obukakafu obwo bwe buno, nti Katonda yatuwa obulamu obutaggwaawo, ate obulamu obwo buli mu Mwana we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era buno bwe bujulirwa nti: “Katonda yatuwa obulamu obutaggwaawo, era obulamu buno buli mu Mwana we.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era okutegeeza kwe kuno nti, Katonda yatuwa obulamu obutaggwaawo, era obulamu obwo buli mu Mwana we.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda ky'akakasa kye kino nti yatuwa obulamu obutaggwaawo, era obulamu obwo buli mu Mwana we.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era okutegeeza kwe kuno nti Katonda yatuwa obulamu obutaggwaawo, era obulamu obwo buli mu Mwana we.