1 John 5:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino kye kitugumya mu maaso ge, nti bwe tusaba ekintu kyonna, nga kituukanye ne ky'ayagala, atuwulira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo tulina obuvumu nti bwe tugenda gy’ali ne tumusaba ekintu kyonna, ye nga bw’asiima atuwulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era buno bwe bugumu bwe tulina eri ye, nti bwe tusaba ekintu nga bw'ayagala, atuwulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tulina obwesige mu ye, kubanga bwe tubaako kye tumusaba, ne tukimusaba nga tukkaanya n'ebyo Ye by'ayagala, atuwulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era buno bwe bugumu bwe tulina eri ye, nti bwe tusaba ekintu nga bw'ayagala, atuwulira: