1 John 5:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba tumanyi nti atuwulira mu buli kye tumusaba, olwo tumanyi nga twafunye nadda kye tumusaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era bwe tutegeera nti atuwulira bwe tumusaba, buli kye tumusaba talema kukituwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bwe tumanya ng'atuwulira buli kye tusaba, tumanyi nga tulina ebyo bye tumusabye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era bwe tumanya nti bwe tumusaba atuwulira, tumanyi nga ebyo bye tumusaba tubifuna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era bwe tumanya ng'atuwulira buli kye tusaba, tumanyi nga tulina ebyo bye tumusabye.