1 John 5:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli kwonoona kiba kibi, naye waliwo ekibi ekitaba kya lumbe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli ekitali kya butuukirivu kibi, naye waliwo ekibi ekitaleetera muntu kufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli ekitali kya butuukirivu kibi, era waliwo ekibi ekitali kya kufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli kitali kya butuukirivu, kibi. Naye waliwo ekibi ekitaleeta kufa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli ekitali kya butuukirivu kibi: era waliwo ekibi ekitali kya kufa.