1 John 5:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tumanyi nti buli azaalibwa Katonda takola kibi, naye oyo azaalibwa Katonda yeekuuma, n'omubi tamukwatako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tumanyi nga buli muntu yenna azaalibwa Katonda teyeeyongera kukola kibi, kubanga Katonda amukuuma, Setaani n’atamukola kabi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tumanyi nga buli muntu yenna eyazaalibwa Katonda takola kibi; naye eyazaalibwa Katonda amukuuma, omubi n'atamukwatako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tumanyi nga buli muntu eyazaalibwa Katonda takola kibi, kubanga Omwana wa Katonda amukuuma, Omubi n'atamukola kabi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tumanyi nga buli muntu yenna eyazaalibwa Katonda takola kibi; naye eyazaalibwa Katonda amukuuma, omubi n'atamukomako.