1 John 5:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tumanyi nti tuli ba Katonda, era nti ensi yonna eri mu buyinza bw'omubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tumanyi nga tuli ba Katonda, n’ensi yonna eri mu mikono gya Setaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tumanyi nga tuli ba Katonda, n'ensi yonna eri mu buyinza bwa mubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tumanyi nga tuli ba Katonda, era ng'ensi yonna eri mu buyinza bwa Mubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tumanyi nga tuli ba Katonda, n'ensi yonna eri mu bubi.