1 John 5:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino kwe tumanyira nti twagala abaana ba Katonda, bwe twagala Katonda ne tutuukiriza n'ebiragiro bye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku ekyo kwe tutegeerera nga twagala abaana ba Katonda, bwe twagala Katonda ne tukola by’atulagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku ekyo kwe tutegeerera nga twagala abaana ba Katonda, bwe twagala Katonda ne tukola ebiragiro bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe twagala Katonda, era ne tukwata ebiragiro bye, kwe tumanyira nti twagala abaana ba Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku ekyo kwe tutegeerera nga twagala abaana ba Katonda, bwe twagala Katonda ne tukola ebiragiro bye.