1 John 5:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga kuno kwe kwagala kwa Katonda, nti tukwata ebiragiro bye; ate ebiragiro bye tebizitoowerera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga okwagala kwa Katonda kwe kukola ebyo by’atulagira okukola. Okukola by’atulagira si kizibu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga kuno kwe kwagala kwa Katonda ffe okukwatanga ebiragiro bye, era ebiragiro bye tebizitowa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okwagala Katonda, kwe kukwata ebiragiro bye; ate ng'ebiragiro bye si bizito,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga kuno kwe kwagala kwa Katonda ffe okukwatanga ebiragiro bye: era ebiragiro bye tebizitowa.