1 John 5:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli kizaalibwa Katonda kiwangula ensi; buno bwe buwanguzi obuwangula ensi: okukkiriza kwaffe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga buli mwana wa Katonda awangula ekibi n’okwegomba ensi, era kuno kwe kuwangula okwawangula ensi, kwe kukkiriza kwaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga buli ekyazaalibwa Katonda kiwangula ensi; era kuno kwe kuwangula okwawangula ensi, okukkiriza kwaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga buli eyazaalibwa Katonda, awangula ensi, era amaanyi agawangula ensi, kwe kukkiriza kwaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga buli ekyazaalibwa Katonda kiwangula ensi; era kuno kwe kuwangula okwawangula ensi, okukkiriza kwaffe.