1 John 5:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ono ye yajjira mu mazzi ne mu musaayi, Yezu Kristu; si mu mazzi mwokka, naye mu mazzi ne mu musaayi. Era Mwoyo ye mujulirwa, kubanga Mwoyo ge mazima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu Kristo oyo yennyini ye yajja n’amazzi n’omusaayi, si na mazzi, naye n’amazzi n’omusaayi. Era ne Mwoyo ekyo akikakasa kubanga Mwoyo ye mazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo ye yajja n'amazzi n'omusaayi, Yesu Kristo; si na mazzi gali gokka, naye n'amazzi gali n'omusaayi guli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu Kristo oyo ye yajjira mu mazzi ne mu musaayi. Si mu mazzi gokka, wabula mu mazzi ne mu musaayi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo ye yajja n'amazzi n'omusaayi, Yesu Kristo; si na mazzi gali gokka, naye n'amazzi gali n'omusaayi guli.