1 John 5:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mwoyo, amazzi n'omusaayi; ate bonsatule bakkaanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwoyo Mutukuvu, n’amazzi, n’Omusaayi, era ebisatu ebyo bikkiriziganya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga abategeeza bali basatu, Omwoyo n'amazzi n'omusaayi; era abasatu abo bagendera wamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waliwo ebikakasa bisatu: Mwoyo Mutuukirivu, amazzi, n'omusaayi, era ebisatu ebyo bissa kimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga abategeeza basatu, Omwoyo n'amazzi n'omusaayi; era abasatu abo bagendera wamu.