1 Kings 1:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Onooba okyayogera ne kabaka, nange we najjira nga nkugoberera, ne nkakasa by'oyogera.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba bw’onooba ng’okyayogera ne kabaka, nange nnaayingira ne nkakasa ebigambo byo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bw'onooba ng'okyayogera nange wennayingirira ne nnyweza ebigambo byo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bw'onooba okyali eyo ng'oyogera ne kabaka, nange nja kuyingira, nkakase ebigambo byo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo, laba, bw'onooba ng'okyayogera eyo ne kabaka, nange naayingira oluvannyuma lwo, ne nnyweza ebigambo byo.