1 Kings 1:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ate kati wuuno Adoniya afuuse kabaka, ate ggwe mukama wange kabaka tokimanyi nako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye kaakano Adoniya alidde obwakabaka, newaakubadde mukama wange kabaka, tokimanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kaakano Adoniya y'afuuse kabaka naawe mukama wange nga tomanyi:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Adoniya wuuli yafuuse dda kabaka, nga ggwe mukama wange kabaka tomanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno, laba, Adoniya yalidde obwakabaka; naawe, mukama wange kabaka, tokimanyi: