1 Kings 1:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nze, omuweereza wo, Zadoki kabona, Benaaya mutabani wa Yoyada ne Solomoni omuweereza wo teyatuyise.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye nze omuddu wo, ne Zadooki kabona, ne Benaya mutabani wa Yekoyaada n’omuddu wo Sulemaani, tatuyise.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nze, nze omuddu wo, ne Zadoki kabona ne Benaya mutabani wa Yekoyaada n'omuddu wo Sulemaani tatuyise.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka nze omuweereza wo, ne Zaddooki kabona, ne Benaaya mutabani wa Yehoyaada, ne Solomooni omuweereza wo, teyatuyise.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nze, nze omuddu wo, ne Zadooki kabona ne Benaya mutabani wa Yekoyaada n'omuddu wo Sulemaani tatuyise.