1 Kings 1:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka Dawudi n'agamba nti: “Mumpitire Batuseba.” N'ayingira awali kabaka, n'ayimirira mu maaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kabaka Dawudi n’addamu nti, “Muyite Basuseba.” Basuseba n’ajja awali kabaka n’ayimirira mu maaso ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka Dawudi n'addamu n'agamba nti Mpitira Basuseba n'ajja n'ayimirira mu maaso ga kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Kabaka Dawudi n'addamu nti: “Mpitira Batuseba.” Batuseba n'ajja n'ayimirira mu maaso ga kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka Dawudi n'addamu n'agamba nti Mpitira Basuseba. N'ajja awali kabaka n'ayimirira mu maaso ga kabaka.