1 Kings 1:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne kabaka Dawudi n'agamba nti: “Mumpitire Zadoki kabona ne Natani omulanzi ne Benaaya mutabani wa Yoyada.” Ne bajja, ne bayimirira mu maaso ga kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka Dawudi n’ayogera nti, “Muyite Zadooki kabona, ne Nasani nnabbi ne Benaya mutabani wa Yekoyaada bayingire.” Bwe bajja mu maaso ga kabaka,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka Dawudi n'ayogera nti Mpitira Zadoki kabona ne Nasani nnabbi ne Benaya mutabani wa Yekoyaada; ne bajja mu maaso ga kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Kabaka Dawudi n'atumya Zaddooki kabona, ne Natani omulanzi, ne Benaaya mutabani wa Yehoyaada.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka Dawudi n'ayogera nti Mpitira Zadooki kabona ne Nasani nnabbi ne Benaya mutabani wa Yekoyaada. Ne bajja mu maaso ga kabaka.