1 Kings 1:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kaali kawala kabalagavu nnyo; ne kajjanjabanga kabaka, era nga kamuweereza, kyokka kabaka teyayisa Abisagi nga mukazi we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuwala oyo yali mulungi nnyo; n’ajjanjabanga kabaka era n’amuweerezanga, naye kabaka teyamumanya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuwala yali mulungi nnyo; n'aweerezanga kabaka n'amujjanjabanga; naye kabaka n'ategatta naye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuwala oyo yali mulungi nnyo mu ndabika. N'aweerezanga kabaka, era n'amulabiriranga, wabula kabaka n'atamufuula mukazi we.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo omuwala yali mulungi nnyo; n'aweerezanga kabaka n'amujjanjabanga; naye kabaka n'atamumanya.