1 Kings 1:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Zadoki kabona, Benaaya mutabani wa Yoyada, Natani omulanzi, Semeyi, Reyi, n'eggye ly'abakuumi ba Dawudi, abo tebaali ne Adoniya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Zadooki kabona, ne Benaya mutabani wa Yekoyaada, ne Nasani nnabbi, ne Simeeyi, ne Leeyi, n’abasajja ba Dawudi ab’amaanyi abalala tebaali ku ludda lwa Adoniya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wabula Zadoki kabona ne Benaya mutabani wa Yekoyaada ne Nasani nnabbi ne Simeeyi ne Leeyi n'abasajja ab'amaanyi aba Dawudi bo tebaamuwagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Zaddooki Kabona, ne Benaaya mutabani wa Yehoyaada ne Natani Omulanzi, ne Simeeyi, ne Reeyi, n'abasajja ba Dawudi abazira, bo tebaali ku ludda lwa Adoniya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Zadooki kabona ne Benaya mutabani wa Yekoyaada ne Nasani nnabbi ne Simeeyi ne Leeyi n'abasajja ab'amaanyi aba Dawudi tebaali ne Adoniya.