1 Kings 10:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnaabakyala ow'e Saba yawulira ettutumu lya Solomoni n'engeri gy'assaamu ekitiibwa erinnya ly'Omukama, n'ajja okumugeza n'ebibuuzo ebizibu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo kabaka omukazi ow’e Seeba bwe yawulira ettutumo lya Sulemaani n’okwagala kwe yalina eri Mukama, n’ajja amugezese n’ebibuuzo ebizibu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka omukazi w'e Seeba bwe yawulira ettutumo lya Sulemaani; Mukama lye yamuwa, n'ajja okumukema n'ebibuuzo ebizibu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka omukazi ow'e Seeba bwe yawulira ettutumu lya Solomooni eryamuweebwa Mukama, n'ajja amugeze ng'amubuuza ebibuuzo ebizibu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka omukazi w’e Seeba bwe yawulira ettutumo lya Sulemaani olw'erinnya lya Mukama, n'ajja okumukema n'ebibuuzibwa ebizibu.