1 Kings 10:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Embalaasi za Solomoni zaalagirizibwanga mu Misiri ne mu Kuwe; abasuubuzi ba kabaka baazisuubulanga mu Kuwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Embalaasi za Sulemaani zaagulibwanga mu Misiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Embalaasi Sulemaani ze yalina zaggibwa mu Misiri: abasuubuzi ba kabaka ne bazifunangayo mu bisibo, nga buli kisibo kirina omuwendo gwakyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Embalaasi Solomooni ze yalina, zaggyibwanga mu Misiri, era abasuubuzi be baazifunangayo mu magana, nga buli ggana ligula omuwendo gwalyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'embalaasi Sulemaani ze yalina zaggibwa mu Misiri: n'abasuubuzi ba kabaka ne baziweebwanga bisibo, buli kisibo n'omuwendo gwakyo.