1 Kings 10:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'agamba kabaka nti: “Bye nawulira mu nsi yange ku by'okola ne ku magezi go byali bya mazima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’amugamba nti, “Bye nawulira nga ndi mu nsi yange, ku ebyo by’okoze n’amagezi go, bya mazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agamba kabaka nti Ebigambo bye nnawulirira mu nsi yange, eby'ebikolwa byo n'amagezi go byali by'amazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agamba kabaka nti: “Bye nawulira nga ndi mu nsi yange ku bikolwa byo ne ku magezi go, byali bituufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agamba kabaka nti Ekigambo kye nnawulirira mu nsi yange kyali kya mazima eky'ebikolwa byo n'amagezi go.