1 Kings 11:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Adadi n'aganja nnyo ewa Faraawo, n'amuwa n'okumuwa awase mulamu we, muganda wa mukazi we nnaabagereka Takupenesi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kadadi n’alaba ekisa mu maaso ga Falaawo n’okumuwa n’amuwa mulamu we, muganda wa Tapenesi kaddulubaale, okumufumbirwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kadadi n'aganja nnyo ewa Falaawo, era kabaka oyo n'awa Kadadi omukazi ow'okuwasa nga ye muganda wa mukazi we yennyini, Nnaabagereka Tapenesi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Hadadi n'aganja nnyo ewa kabaka w'e Misiri, era kabaka oyo n'awa Hadadi omukazi ow'okuwasa, nga ye muganda wa mukazi we yennyini, Nnaabagereka Tapaneesi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Kadadi n'aganja nnyo mu maaso ga Falaawo n'okumuwa n'amuwa okuwasa muganda wa mukazi we ye, muganda wa Tapenesi kaddulubaale.