1 Kings 11:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akiya n'akwata omunagiro gwe omuggya gwe yali yeebikkiridde, n'aguyuzaamu ebitundu kkumi na bibiri,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akiya n’addira ekyambalo kye n’akiyuzaamu ebitundu kkumi na bibiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akiya n'akwata omunagiro omuggya n'aguyuzaamu ebitundu kkumi na bibiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Ahiya n'akwata omunagiro omuggya gwe yali asuulidde, n'aguyuzaamu ebitundu kkumi na bibiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akiya n'akwata ku kyambalo ekiggya kye yali ayambadde n'akiyuzaamu ebitundu kkumi na bibiri.